waaliwo olunaku wena zuukira, nga mpulira saagala kwogera luzuungu! nengamba banange, nze nnaa kola ntya? Nina ogenda okola, atee gy’enkolera abasinga bakyootala, abalaala ba nigeria, omu,musiibi wa geeti, muyudda. Tewali amanyi gye ya va, naye buli omu amuyitta muyudda kubanga lumu, bossi waffe yali tassasudde oyo gayi atuunda amaazi. atee gayi yali amubaanja, nga tamusaasira na katono. Bossi waffe naatugamba, buuli gaayi bwajja okumubaanja ebitaano bye, tebamugulirawo geeti. Feena ne tu ki manya.
Kati ono omusilu kworwo, yagenda na labba gaayi nga azee. Naamubuuza no mubuuza nti bossi waali? Omusilikale; oyo muyudda naagtamba nti yee. Bossi waali naye yanganye okugulira wo. Gaayi naagenda na leeta poliiisi. Kati Bossi bamusibidde bitaano. E luzira, batusabba bisaatu mujjayo, naye ku fe ffena, tewali aziweeza. Okuva orwo, oyo gaayi wa ku geeti bamuyiita muyudda!

Advertisements